LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 12/09 lup. 1
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ddesemba 14

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ddesemba 14
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA DDESEMBA 14
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
km 12/09 lup. 1

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ddesemba 14

WIIKI ETANDIKA DDESEMBA 14

Oluyimba 23

□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:

lv sul. 14 ¶1-9

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Baibuli: Yoswa 6-8

Na. 1: Yoswa 8:1-17

Na. 2: Amazzi Gaasaanyaawo Ensi​—Kinaabaawo Nate? (lr-E sul. 46)

Na. 3: Lwaki Okubuulirira Okuli mu Omubuulizi 7:21, 22 kwa Muganyulo?

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 94

Ddak. 5: Ebirango.

Ddak. 15: Lwaki Ntya Okubuulira Abalala Ebikwata ku Nzikiriza Yange? Kwogera okwesigamiziddwa ku Awake! eya Jjulaayi 2009, olupapula 24-27. Laga ekyokulabirako ng’abazadde bakozesa akawungeezi k’Okusinza kw’Amaka okuyamba abaana baabwe okweteekerateekera okuddamu ebibuuzo ku ssomero. Bakola okunoonyereza era ne bakubaganya ebirowoozo ku kimu ku bibuuzo ebiri ku lupapula 25, oluvannyuma beegezaamu ng’omwana addamu ekibuuzo.

Ddak. 15: “Buulira n’Obunyiikivu!” Kubaganya ebirowoozo n’abawuliriza ng’okozesa ebibuuzo. Nga mutuuse ku katundu 4, buuza omubuulizi omunyiikivu nti: Biki by’okoze okusobola okwewala okwemalira ku bintu by’ensi ebiteetaagisa? Miganyulo ki gy’ofunye mu kubuulira n’obunyiikivu?

Oluyimba 42

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza