Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 30
WIIKI ETANDIKA NOOVEMBA 30
Oluyimba 59
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
lv sul. 13 ¶5-15, akasanduuko ku lup. 150
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: Ekyamateeka 32-34
Na. 1: Ekyamateeka 32:1-21
Na. 2: ‘Olunaku Olukulu Olwa Yakuwa’ Kye Ki? (Zef. 1:14)
Na. 3: Baganda Baffe ne Bannyinaffe Be Baani? (lr-E sul. 43)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Oluyimba 43
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 10: Ebitabo eby’Okugaba mu Ddesemba. Laga ekyokulabirako ng’amaka galaga engeri gye gategekamu ennyanjula ez’okukozesa mu buweereza bw’ennimiro. Omutwe gw’amaka alaga ennyanjula ye, ate oluvannyuma n’omu ku b’omu maka ge n’alaga eyiye.
Ddak. 10: “Tuli Bajulirwa Ekiseera Kyonna.” Kubaganya ebirowoozo n’abawuliriza ng’okozesa ebibuuzo.
Ddak. 10: Akasanduuko k’Ebibuuzo. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza.