Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 23
WIIKI ETANDIKA NOOVEMBA 23
Oluyimba 78
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
lv sul. 13 ¶1-4, n’obusanduuko ku lup. 148-149, 158-159
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: Ekyamateeka 28-31
Na. 1: Ekyamateeka 30:1-14
Na. 2: Ensonga Lwaki Twetaaga Okukola (lr-E sul. 42)
Na. 3: Ssuubi Ki Baibuli ly’Ewa ‘ab’Ekibiina Ekinene’? (rs-E lup. 167 ¶4–lup. 168 ¶1)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 5: Weeteekereteekere Okugaba Watchtower ne Awake! Bategeeze ebitundu ebiyinza okusikiriza ennyo abantu mu kitundu kyammwe. Lagayo ekyokulabirako kimu ekiraga engeri omubuulizi alina obumanyirivu gy’ayinza okuyambamu omubuulizi omuppya okweteekerateekera okugaba magazini.
Ddak. 25: “Okweyongera Okubuulira Abantu Aboogera Olulimi Olugwira.” Kubaganya ebirowoozo n’abawuliriza ng’okozesa ebibuuzo. Nga mumaze okukubaganya ebirowoozo ku katundu 4, saba omubuulizi alage ekyokulabirako ng’akozesa amagezi agaweereddwa.
Oluyimba 23