LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 10/09 lup. 3
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 26

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 26
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA OKITOBBA 26
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
km 10/09 lup. 3

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 26

WIIKI ETANDIKA OKITOBBA 26

Oluyimba 88

□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:

lv ebyongerezeddwako, lup. 219-221

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Baibuli: Ekyamateeka 11-13

Okwejjukanya

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 31

Ddak. 5: Ebirango.

Ddak. 10: Weeteekereteekere Okugaba Watchtower eya Okitobba 1 ne Awake! ey’Enjawulo. Mu bufunze yogera ku ebyo ebiri mu magazini ezo. Saba abawuliriza banokoleyo ebitundu ebiri mu Awake! ey’enjawulo eya Okitobba ebiyinza okusikiriza abantu mu kitundu kyammwe. Buuza ebibuuzo payoniya alina obumanyirivu mu kukozesa ennyanjula ezisikiriza, era musabe alage engeri y’okugabamu Awake! ey’enjawulo.

Ddak. 10: Kiki Ddala Baibuli ky’Eyigiriza? Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza. Saba abawuliriza boogere essuula eziri mu katabo ako ze basinze okukozesa obulungi mu kitundu kyammwe. Basabe boogere ekibuuzo, ekifaananyi, n’ekyawandiikibwa kye bakozesezza nga bagaba akatabo ako. Laga ekyokulabirako kimu.

Ddak. 10: Akasanduuko k’Ebibuuzo. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza. Musome era mukubaganye ebirowoozo ku byawandiikibwa ebiri mu kitundu ekyo.

Oluyimba 32

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza