LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 9/09 lup. 2
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ssebutemba 21

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ssebutemba 21
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA SSEBUTEMBA 21
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
km 9/09 lup. 2

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Ssebutemba 21

WIIKI ETANDIKA SSEBUTEMBA 21

Oluyimba 54

❑ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:

lv-LU sul. 10 ¶9-15, akasanduuko ku lup. 114

❑ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Baibuli: Okubala 30-32

Na. 1: Okubala 32:1-15

Na. 2: Kiki Ekitutuukako Bwe Tufa? (lr sul. 34)

Na. 3: Ddala Abakristaayo Bonna Balina Essuubi ery’Okugenda mu Ggulu? (rs lup. 164 ¶1-3)

❑ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 62

Dak 5: Ebirango.

Dak 10: Weeteekereteekere Okugaba Watchtower ne Awake! Mu bufunze yogera ku ebyo ebiri mu magazini ezaakafuluma. Saba abawuliriza banokoleyo ebitundu ebiyinza okusikiriza abantu mu kitundu kyammwe. Basabe boogere ebibuuzo n’ebyawandiikibwa bye banaakozesa nga bazigaba. Buuza ebibuuzo payoniya alina obumanyirivu mu kukozesa ennyanjula ezisikiriza, era musabe alage engeri y’okugabamu Watchtower oba Awake!

Dak 10: Singa Omuntu Akugamba nti, ‘Ssaagala.’ Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza nga kwesigamiziddwa ku katabo Reasoning, olupapula 16. Saba omubuulizi alageyo ekyokulabirako kimu oba bibiri ng’akozesa amagezi agaweereddwa mu katabo ako.

Dak 10: “Kozesa Bulungi Baibuli.” Kubaganya ebirowoozo n’abawuliriza ng’okozesa ebibuuzo.

Oluyimba 46

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza