Ebyatuukibwako mu Buweereza bw’Ennimiro
Eritrea: Mu Febwali, ababuulizi 30 be baaweereza nga bapayoniya abawagizi era abantu 14 be baabatizibwa gye buvuddeko awo.
Kenya: Mu Febwali, magazini 271,117 ze zaagabibwa era baatuuka ku ntikko empya ey’abayizi ba Baibuli 38,395.
Uganda: Mu Febwali, ababuulizi 4,760 baagaba magazini 67,454 era ng’eno yali ntikko mpya.