Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 15
WIIKI ETANDIKA JJUUNI 15
Oluyimba 78
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
lv-LU sul. 6 ¶1-9
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: Eby’Abaleevi 6-9
Na. 1: Eby’Abaleevi 8:1-17
Na. 2: ‘Okkiririza mu Byamagero eby’Okuwonyezebwa?’ (rs lup. 160 ¶6–lup. 161 ¶1)
Na. 3: Ensonga Lwaki Tetusaanidde Kulimba (lr sul. 22)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Oluyimba 97
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 10: Buulira Amawulire Amalungi. Kwogera okw’Ebbugumu Okwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, lupapula 279, akatundu 1-4.
Ddak. 10: Omuntu bw’Agamba nti, ‘Nzikiriza nti Ebintu by’Ajja Bifuukafuuka.’ Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza nga kwesigamiziddwa ku katabo Reasoning, olupapula 126-128. Laga ekyokulabirako ekimpimpi ekiraga engeri gye tuyinza okuddamu omuntu agamba nti, ‘Nze nzikiriza nti Katonda teyatonda muntu butereevu, wabula yava mu bintu ebirala ebyagenda bifuukafuuka.’
Ddak. 10: “Weeteeketeeke Bulungi ng’Ogenda Okuyigiriza.” Kukubaganya birowoozo ng’okozesa ebibuuzo.
Oluyimba 88