Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 1
WIIKI ETANDIKA JJUUNI 1
Oluyimba 9
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
lv-LU sul. 5 ¶16-23
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: Okuva 38-40
Na. 1: Okuva 40:1-19
Na. 2: Bulijjo Oyagala gw’Oba Osooka? (lr sul. 20)
Na. 3: Abantu Bonna Banaawonyezebwa Batya? (rs lup. 160 ¶3-5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Oluyimba 52
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 10: Yamba Abalala Okukulaakulana. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza nga kwesigamiziddwa ku ebyo ebiri wansi w’omutwe omutono ogw’okubiri ogutandikira ku lupapula 187 mu kitabo Ssomero ly’Omulimu. Mu bufunze, buuza ebibuuzo payoniya oba omubuulizi omulala ayambye abapya okukulaakulana.
Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.
Ddak. 10: Biki Bye Twakola? Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza. Weebaze ekibiina olw’okugaziya ku buweereza bwabwe mu kiseera ky’Ekijjukizo, era oyogere ne ku ebyo byennyini ebyakolebwa. Saba abawuliriza boogere ku birungi ebyava mu kugaba obupapula obuyita abantu ku Kijjukizo oba mu kuweereza nga bapayoniya abawagizi.
Oluyimba 25