LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 2/09 lup. 1
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Febwali 9

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Febwali 9
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
  • Emitwe emitono
  • WIIKI ETANDIKA FEBWALI 9
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2009
km 2/09 lup. 1

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Febwali 9

WIIKI ETANDIKA FEBWALI 9

Oluyimba 69

□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:

cl-LU sul. 13 ¶17-23

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Baibuli: Olubereberye 25-28

Na. 1: Olubereberye 25:1-18

Na. 2: Omuyigiriza Omukulu Yaweereza Abalala (lr sul. 6)

Na. 3: Ensonga Lwaki Gavumenti z’Abantu Tezisobola Kumalawo Bizibu (rs lup. 153 ¶2–lup. 154 ¶2)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 93

Ddak. 5: Ebirango.

Ddak. 8: Akapapula Akapya Akayita Abantu Okubaawo mu Nkuŋŋaana z’Ekibiina. Kwogera nga kwa kunnyonnyola ebyo ebiri ku kapapula kano era n’engeri y’okukakozesaamu. Ka kuweebwa abo bonna ababa basiimye obubaka bwaffe. Laga ekyokulabirako ku ngeri gye tuyinza okukakozesaamu nga tubuulira nnyumba ku nnyumba oba nga tuddiŋŋana abantu.

Ddak. 10: Ebyokulabirako Ebikwata ku Kutandika Okuyigiriza Abantu Baibuli. Yogera ku ebyo ebyatuukibwako mu kibiina kyammwe bwe mwali mu kaweefube ow’okutandika okuyigiriza abantu Baibuli omwezi oguwedde. Kubiriza bonna okwenyigira mu mulimu gw’okutandika okuyigiriza abantu Baibuli ku wiikendi eyalondebwawo ekibiina kyammwe.

Ddak. 12: “Kaweefube ow’Enjawulo ow’Okuyita Abantu ku Kijjukizo!” Kubaganya ebirowoozo n’abawuliriza ng’okozesa ebibuuzo. Buli omu muwe akapapula akayita abantu ku mukolo guno era oyogere ne ku ebyo ebikalimu. Laga ekyokulabirako ku ngeri gye tuyinza okuyita abantu nga tukozesa akapapula kano.

Oluyimba 55

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza