Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 19
WIIKI ETANDIKA JJANWALI 19
Oluyimba 86
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
cl-LU sul. 12 ¶16-21
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: Olubereberye 11-16
Na. 1: Olubereberye 14:1-16
Na. 2: Oyo Eyatonda Byonna (lr sul. 3)
Na. 3: Yakuwa Atubumba Atya? (Is. 64:8)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Oluyimba 23
Ddak. 5: Ebirango by’ekibiina. Ebirango ebimu okuva mu Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka.
Ddak. 10: Tya Katonda ow’Amazima era Okwate Ebiragiro Bye. Okwogera okw’ebbugumu kwa kuweebwa omukadde nga kwesigamiziddwa ku kitabo Essomero ly’Omulimu, olupapula 272 okutuuka ku lupapula 273, katundu 1.
Ddak. 10: Ebitabo eby’Okugaba mu Febwali. Mu bufunze, yogera ku ebyo ebiri mu bitabo ebyo, era olageyo ekyokulabirako kimu oba bibiri.
Ddak. 10: “‘Mwekuumirenga mu Kwagala kwa Katonda.’”* Yogera ebimu ku bintu ebiri mu katabo kano. Kubiriza bonna okubangawo mu nkuŋŋaana obutayosa era n’okuzenyigiramu mu bujjuvu.
Oluyimba 55
[Obugambo obuli wansi]
Byogera mu nnyanjula bireme kuweza ddakiika, n’oluvannyuma kubaganya ebirowoozo n’abawuliriza ng’okozesa ebibuuzo.