LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 8/07 lup. 7
  • Ebirango

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirango
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
km 8/07 lup. 7

Ebirango

◼ Ebitabo eby’okugaba mu Agusito: Brocuwa yonna ey’empapula 32 ku zino wammanga eyinza okugabibwa: Beera Bulindaala!, Ddala Katonda Afaayo Gye Tuli?, Gavumenti Eneereeta Olusuku lwa Katonda, Kiki Ekitutuukako Bwe Tufa?, “Look! I Am Making All Things New,” Nnyumirwa Obulamu ku Nsi Emirembe Gyonna, Should You Believe in the Trinity?, The Divine Name That Will Endure Forever, What Is the Purpose of Life​—How Can You Find It?, ne When Someone You Love Dies. Mu bitundu ebimu, brocuwa zino wammanga ziyinza okugabibwa: A Book for All People, A Satisfying Life​—How to Attain It, Ekkubo Erituusa mu Bulamu Obutaggwaawo​—Olizudde?, Emyoyo gy’Abafu​—Giyinza Okukuyamba oba Okukulumya? Ddala Gye Giri?, Our Problems​—Who Will Help Us Solve Them? ne Will There Ever Be a World Without War? Ssebutemba: Tujja kugaba akatabo Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? Tusaanide okufuba ennyo okutandika okuyigiriza abantu Baibuli ku mulundi gwe tuba tusoose okubakyalira. Bwe kiba nti akatabo ako abantu bakalina, balage engeri gye tukakozesaamu okuyigiriza abantu Baibuli. Okitobba: Tujja kugaba Watchtower ne Awake! Abantu bwe baba nga baagala okumanya ebisingawo, bawe tulakiti Wandyagadde Okumanya Ebisingawo Ebikwata ku Baibuli? era mukakubaganyeeko ebirowoozo ng’olina ekigendererwa eky’okutandika okubayigiriza Baibuli. Akatabo Okumanya nako kayinza okugabibwa. Noovemba: Tujja kugaba ekitabo Learn From the Great Teacher. Abantu bwe bagamba nti tebalina baana, bawe brocuwa Beera Bulindaala!

◼ Okuva bwe kiri nti omwezi gwa Ssebutemba gulimu wiikendi ttaano, kyandibadde kirungi okuweereza nga payoniya omuwagizi.

◼ Ebibiina lwe binaddako okutumya ebitabo, bisaanidde okusaba akatabo Okwekenneenya Ebyawandiikibwa Buli Lunaku​—2008, 2008 Calendar of Jehovah’s Witnesses, ne 2008 Yearbook of Jehovah’s Witnesses. Olukalala oluliko ennimi ebintu bino mwe biri, lujja kuweerezebwa.

◼ Abakadde bajjukizibwa okugoberera obulagirizi obuli mu Watchtower eya Apuli 15, 1991, olupapula 21-3 obukwata ku abo abaagobebwa oba abeeyawula ku kibiina abandyagadde okukomezebwawo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza