LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 11/06 lup. 8
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
  • Laba Ebirala
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2004
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2003
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2008
Laba Ebirara
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
km 11/06 lup. 8

Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

The Watchtower Okit. 15

“Olw’okuba Katonda ali mu ggulu, abamu bagamba nti tekisoboka kumumanya. Naawe bw’otyo bw’olowooza? [Muleke abeeko ky’addamu. Oluvannyuma soma Yokaana 17:3.] Magazini eno ennyonnyola engeri gye tusobola okuyiga ebikwata ku Katonda.”

Awake! Okit.

“Abasinga ku ffe twali tufiiriddwako abaagalwa. Olowooza waliwo engeri gye tuyinza okubayambamu nga bamaze okufa? [Muleke abeeko ky’addamu.] Ekitundu kino kiraga engeri Baibuli gy’eddamu ekibuuzo ekyo. Ate era kyogera ne ku kisuubizo kino ekizzaamu amaanyi.” Soma Yokaana 5:28, 29. Oluvannyuma mulage ekitundu ekiri ku lupapula 10.

The Watchtower Nov. 1

“Waliwo endowooza ezikontana nnyingi ku ngeri abaana gye balina okukuzibwamu. Olowooza abazadde basobola okufuna amagezi ageesigika? [Muleke abeeko ky’addamu. Oluvannyuma soma Zabbuli 32:8.] Magazini eno ewa obulagirizi obuva mu Baibuli ku ngeri y’okukuzaamu abaana.”

Awake! Nov.

“Wali weebuuzizzaako ensonga lwaki waliwo okubonaabona kungi ng’ate eriyo Katonda ow’okwagala, omwenkanya era ow’amaanyi? [Muleke abeeko ky’addamu.] Weetegereze ekyawandiikibwa kino kye kyogera ku kivaako okubonaabona. [Soma 1 Yokaana 5:19.] Magazini eno ennyonnyola okuva mu Baibuli enteekateeka ya Katonda ey’okumalawo okubonaabona.”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza