Ssaayo Omwoyo ku Bunnabbi bwa Danyeri!
Enteekateeka ey’okugoberera okuva mu wiiki etandika Jjuuni 27, 2005, okutuuka Apuli 10, 2006.
WIIKI EYA ESSUULA OBUTUNDU EBYAWANDIIKIBWA
Jun. 27 1 1-18
Jul. 4 2 1-15
11 2 16-32
18 3 1-14 Dan. 1:1-7
Agu. 1 3 27-37 Dan. 1:16-21
15 4 12-24* Dan. 2:39, 40
Seb. 5 5 18-25* Dan. 3:19-30
Okit. 3 7 17-28 Dan. 5:24-31
24 9 1-12 Dan. 7:1-5
Des. 5 11 1-12 Dan. 9:1-23
Jan. 2 12 14-22 Dan. 10:9-21
Feb. 6 14 16-27 Dan. 11:25, 26
Mak. 6 16 18-28 Dan. 11:42-45
Apu. 3 18 1-12 Dan. 12:13
Musome era mukubaganye ebirowoozo ku birala ebijuliziddwa ebikwata ku kibuuzo oba akatundu ke musoma. Ng’ekyokulabirako, akasanduuko “Ebikwata ku Lulimi” (lup. 26) kalina okukubaganyizibwako ebirowoozo nga musoma essuula 2, akatundu 25, ekibuuzo (c). Bwe kiba kituukirawo, mukubaganye ebirowoozo ku bipande n’ebifaananyi ebiri mu katabo. Nga mumaze okusoma ekitundu ekya wiiki, musome era mukubaganye ebirowoozo ku “ebyawandiikibwa eby’okwekenneenya” ebiweereddwa okuva mu kitabo kya Danyeri, obudde bwe buba bubasobozesa.
* Musobola okwejjukanya “ebyawandiikibwa” bye mwekenneenya wiiki eyayita, obudde bwe buba bubasobozesa.