Ebirango
◼ Ebitabo eby’okugaba mu Jjuuni: Mugabe akatabo Okumanya oba brocuwa Atwetaagisa. Abantu be tusanga bwe baba nga babirina, Mukozese brocuwa endala etuukirawo eri mu kibiina. Jjulaayi ne Agusito: Emu ku brocuwa zino eziddirira ey’empapula 32 eyinza okukozesebwa: Ddala Katonda Afaayo gye Tuli?, Emyoyo gy’Abafu—Giyinza Okutuyamba oba Okutulumya? Ddala Gyegiri?, Gavumenti Eneereeta Olusuku lwa Katonda ku Nsi, “Look! I Am Making All Things New,” Kiki Ekibaawo Bwe Tufa?, Nyumirwa Obulamu ku Nsi Emirembe Gyonna!, Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda, Ozudde Ekkubo Erituuka mu Bulamu Obutaggwaawo?, Should You Believe in the Trinity?, The Divine Name That Will Endure Forever, What Is the Purpose of Life—How Can You Find It?, ne When Someone You Love Dies. Brocuwa A Book for All People, A Satisfying Life—How to Attain It, Our Problems—Who Will Help Us Solve Them?, ne Will There Ever Be a World Without War? Ziyinza okugabibwa we kisaanira. Ssebutemba: Life—How Did It Get Here? By Evolution or by Creation?, Revelation—Its Grand Climax at Hand! ne Osobola Okuba Omulamu Emirembe Gyonna mu Lusuku lwa Katonda ku Nsi.