Ogw’Okusoma mu Kibiina
DDESEMBA 2016
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: JJANWALI 30–FEBWALI 26, 2017
© 2016 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
PORTUGAL
Abalambuzi bangi bagenda mu kibuga Aveiro eky’omu Portugal okulambula ebifo we basima omunnyo. Abajulirwa ba Yakuwa bafuba okubuulira abantu b’omu kitundu ekyo abatunda omunnyo
ABABUULIZI
48,840
ABAYIZI BA BAYIBULI
28,687
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2015)
91,472
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.jw.org/lg
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.