Ebirimu
3 Ebyafaayo—Nfuuka “Byonna eri Abantu aba Buli Ngeri”
WIIKI YA JJANWALI 30, 2017–FEBWALI 5, 2017
8 Mwasumululwa olw’Ekisa kya Katonda eky’Ensusso
WIIKI YA FEBWALI 6-12, 2017
13 “Okulowooza eby’Omwoyo Kivaamu Obulamu n’Emirembe”
Okubuulirira okuli mu Abaruumi essuula 6 ne 8, kukulu nnyo eri Abakristaayo leero. Okwekenneenya ebyo ebiri mu ssuula ezo, kijja kutuyamba okulaba engeri gye tusobola okuganyulwa mu kisa kya Katonda eky’ensusso era kijja kutuyamba okukuumira ebirowoozo byaffe ku mikisa egy’olubeerera egijja.
18 Okyajjukira?
WIIKI YA FEBWALI 13-19, 2017
19 Yakuwa Mukwase Byonna Ebikweraliikiriza
WIIKI YA FEBWALI 20-26, 2017
24 Yakuwa Awa Empeera Abo Abafuba Okumunoonya
Ekitundu ekisooka kiraga engeri gye tuyinza okukwasa Katonda ebitweraliikiriza. Ate ekitundu eky’okubiri kiraga engeri gye tuyinza okunyweza okukkiriza kwaffe nga tuli bakakafu nti Katonda awa empeera abo bonna abamunoonya. Era kiraga engeri essuubi lye tulina gye lituganyulamu.
29 Okuba Omukkakkamu—Kya Magezi
32 Olukalala ew’Emitwe Egibadde mu Omunaala gw’Omukuumi 2016