LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w15 11/15 lup. 1-2
  • Ebirimu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirimu
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
  • Emitwe emitono
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
w15 11/15 lup. 1-2

Ebirimu

Novemba 15, 2015

© 2015 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

DDESEMBA 28, 2015–JJANWALI 3, 2016

Yamba Omwana Wo Akyali Omuto Okuweereza Yakuwa

OLUPAPULA 3

JJANWALI 4-10, 2016

Yamba Abaana Bo Abatiini Okuweereza Yakuwa

OLUPAPULA 8

JJANWALI 11-17, 2016

Yakuwa Ye Katonda ow’Okwagala

OLUPAPULA 16

JJANWALI 18-24, 2016

Oyagala “Muntu Munno nga Bwe Weeyagala Wekka”?

OLUPAPULA 21

JJANWALI 25-31, 2016

Emyaka Kikumi ng’Obwakabaka Bufuga!

OLUPAPULA 26

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

▪ Yamba Omwana Wo Akyali Omuto Okuweereza Yakuwa

▪ Yamba Abaana Bo Abatiini Okuweereza Yakuwa

Yakuwa akwasizza abazadde obuvunaanyizibwa obw’amaanyi obw’okuyamba abaana baabwe okumuweereza. Ebitundu bino biraga engeri abazadde gye basobola okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe obwo nga booleka engeri za Yesu zino esatu: okwagala, obwetoowaze, n’okutegeera.

▪ Yakuwa Ye Katonda ow’Okwagala

▪ Oyagala “Muntu Munno nga Bwe Weeyagala Wekka”?

Ekitundu ekisooka kiraga bulungi nti Yakuwa ye Katonda ow’okwagala. Era kiraga engeri Katonda gy’akyoleseemu nti ayagala nnyo abantu. Ekitundu eky’okubiri kiraga engeri abaweereza ba Yakuwa gye booleka okwagala eri bantu bannaabwe.

▪ Emyaka Kikumi ng’Obwakabaka Bufuga!

Ekitundu kino kyogera ku bintu ebituyambye okulangirira amawulire amalungi mu myaka 100 ng’Obwakabaka bufuga. Manya ebimu ku bintu ebizze bikozesebwa n’enkola ezizze zeeyambisibwa mu mulimu gw’okubuulira. Ate era weetegereze okutendekebwa okutali kumu ababuulizi b’Obwakabaka kwe bazze bafuna.

EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO

13 Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

14 Kirage nti Osiima Ebyo Yakuwa by’Atukoledde

31 Etterekero Lyaffe

KU DDIBA: Omulabirizi akyalira ebibiina n’abamu ku bapayoniya ab’enjawulo nga batambulira mu lyato mu Amazon. Babuulira amawulire amalungi mu byalo ebiri ku lubalama lw’omugga.

BRAZIL

ABANTU

203,067,835

ABABUULIZI

794,766

BAPAYONIYA

84,550

OMUKOLO GW’EKIJJUKIZO (2014)

1,728,208

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza