Ebirimu
Okitobba 15, 2015
© 2015 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
NOOVEMBA 30, 2015–DDESEMBA 6, 2015
Olaba Omukono gwa Katonda mu Bulamu Bwo?
OLUPAPULA 4
DDESEMBA 7, 2015-13, 2015
OLUPAPULA 9
DDESEMBA 14, 2015-20, 2015
Weereza Yakuwa Awatali Kuwugulibwa
OLUPAPULA 18, 2015
DDESEMBA 21, 2015-27, 2015
Fumiitirizanga ku Bintu eby’Omwoyo
OLUPAPULA 23
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
▪ Olaba Omukono gwa Katonda mu Bulamu Bwo?
▪ “Twongere Okukkiriza”
Ekitundu ekisooka kyogera ku ngeri gye tuyinza okulaba omukono gwa Katonda mu bulamu bwaffe, ne kye tuyinza okuyigira ku abo abaalemererwa okulaba omukono gwa Katonda. Ekitundu eky’okubiri kitulaga obukulu bw’okuba n’okukkiriza okunaatusobozesa okulokolebwa, n’engeri gye tuyinza okunywezaamu okukkiriza kwaffe.—Beb. 11:6.
▪ Weereza Yakuwa Awatali Kuwugulibwa
▪ Fumiitirizanga ku Bintu eby’Omwoyo
Ensi gye tulimu ejjudde ebintu ebiwugula. Kiki kye tuyinza okukola okwewala okuwugulibwa ne tussa ebirowoozo byaffe ku bintu eby’omwoyo? Tuyinza tutya okusoma Ekigamba kya Katonda mu ngeri eneetuganyula? Ebibuuzo bino biddibwamu mu bitundu bino.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
3 “Abalinga Abo Mubatwale nga ba Muwendo Nnyo”
14 Teyejjusa Kye Yasalawo ng’Akyali Muvubuka
KU DDIBA: Ow’oluganda ng’akubiriza olukuŋŋaana lw’okugenda okubuulira mu kabuga St. Helens, Tasmania
TASMANIA, AUSTRALIA
ABANTU
514,800
EBIBIINA
24
ABABUULIZI
1,779
BULI MUBUULIZI ALINA OKUBUULIRA ABANTU