LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w15 3/15 lup. 1-2
  • Ebirimu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirimu
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
  • Emitwe emitono
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
w15 3/15 lup. 1-2

Ebirimu

Maaki 15, 2015

© 2015 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

MAAYI 4-10, 2015

“Bw’Otyo Bwe Wasiima”

OLUPAPULA 7 ENNYIMBA: 65, 64

MAAYI 11-17, 2015

Onoosigala ng’Oli “Bulindaala”?

OLUPAPULA 12 ENNYIMBA: 108, 24

MAAYI 18-24, 2015

Yigira ku Lugero Olukwata ku Ttalanta

OLUPAPULA 19 ENNYIMBA: 101, 116

MAAYI 25-31, 2015

Weeyongere Okuwagira Baganda ba Kristo

OLUPAPULA 25 ENNYIMBA: 107, 63

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

▪ “Bw’Otyo Bwe Wasiima”

▪ Onoosigala ng’Oli “Bulindaala”?

Ekitundu ekisooka kiraga engeri Yakuwa gy’awaddemu abantu be obulagirizi ng’abayigiriza mu ngeri ennyangu era etegeerekeka obulungi. Ekitundu eky’okubiri, kyogera ku lugero lwa Yesu olukwata ku bawala ekkumi embeerera era kiraga engeri gye tuyinza okusigala nga tutunula mu by’omwoyo.

▪ Yigira ku Lugero Olukwata ku Ttalanta

▪ Weeyongere Okuwagira Baganda ba Kristo

Bwe yali ayogera ku kabonero akandiraze okubeerawo kwe, Yesu yagera engero bbiri ze tugenda okwetegereza. Olumu lukwata ku baddu abaakwasibwa ttalanta, ate olulala lukwata ku kwawula endiga n’embuzi. Laba ensonga lwaki Yesu yagera engero ezo era n’engeri gye zitukwatako.

EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO

3 Omulimu Ogwatuleetera Essanyu Erya Nnamaddala

17 Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

30 Kya Magezi Okuwasa oba Okufumbirwa​—“Mu Mukama Waffe Mwokka”?

KU DDIBA: Abalambuzi bangi batera okugenda mu Copán okulaba ebitundu ebyayonoonebwa entalo, naye Abajulirwa ba Yakuwa abaliyo bo bayamba abantu okulowooza ku biseera eby’omu maaso ebirungi

HONDURAS

ABANTU

8,111,000

ABABUULIZI

22,098

BAPAYONIYA ABA BULIJJO

3,471

Olusipeyini lwe lulimi olutongole olwogerwa mu Honduras. Naye waliyo ababuulizi 365 mu bibiina 12 eby’olulimi oluyitibwa Garifuna. Era waliyo n’ebibiina 11 n’ebibinja 3 ebikozesa olulimi lwa bakiggala

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza