Ebirimu
Febwali 15, 2014
© 2014 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania.
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
APULI 7-13, 2014
Tendereza Kristo—Kabaka ow’Ekitiibwa!
OLUPAPULA 3 • ENNYIMBA: 99, 107
APULI 14-20, 2014
Sanyuka olw’Embaga ey’Omwana gw’Endiga!
OLUPAPULA 8 • ENNYIMBA: 109, 100
APULI 21-27, 2014
OLUPAPULA 16 • ENNYIMBA: 60, 51
APULI 28, 2014–MAAYI 4, 2014
Yakuwa—Mukwano Gwaffe Asingayo
OLUPAPULA 21 • ENNYIMBA: 91, 63
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
▪ Tendereza Kristo—Kabaka ow’Ekitiibwa!
▪ Sanyuka olw’Embaga ey’Omwana gw’Endiga!
Kabaka Yesu Kristo yeesiba ekitala ne yeebagala embalaasi asobole okuwangula abalabe be. Bw’amaliriza okuwangula kwe, awasa omugole alabika obulungi, era omugole oyo awerekerwako banne embeerera. Ebintu ebyo ebirungi byogerwako mu Zabbuli 45. Laba engeri gye bikukwatako.
▪ Yakuwa—Mugabi era Mukuumi
▪ Yakuwa—Mukwano Gwaffe Asingayo
Kiki ekiyinza okutuyamba okwongera okwagala Yakuwa, Kitaffe ow’omu ggulu? Ebitundu bino ebibiri bijja kutuyamba okukiraba nti Yakuwa Mugabi, Mukuumi, era Mukwano gwaffe asingayo. Era bijja kutukubiriza okuyamba abalala okumuwa ekitiibwa.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
13 Nnamwandu w’e Zalefaasi Yafuna Emikisa olw’Okwoleka Okukkiriza
KU DDIBA: Ababuulizi mu kibuga Vienna bafuba okubuulira abantu abayita mu kibangirizi ekyo. Mwannyinaffe abuulira Omucayina ng’akozesa akatabo Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza?
AUSTRIA
ABABUULIZI
20,923
BAPAYONIYA
2,201
ABAYIZI BA BAYIBULI
10,987
Mu Vienna, amawulire amalungi ag’Obwakabaka gabuulirwa mu nnimi 25