LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w14 1/15 lup. 1-2
  • Ebirimu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirimu
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • Emitwe emitono
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
w14 1/15 lup. 1-2

Ebirimu

Jjanwali 15, 2014

© 2014 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania.

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

MAAKI 3-9, 2014

Sinza Yakuwa, Kabaka ow’Emirembe n’Emirembe

OLUPAPULA 7 • ENNYIMBA: 106, 46

MAAKI 10-16, 2014

Obwakabaka Bumaze Emyaka 100 nga Bufuga​—Bintu Ki Bye Bukoze?

OLUPAPULA 12 • ENNYIMBA: 97, 101

MAAKI 17-23, 2014

Salawo mu Ngeri ey’Amagezi ng’Okyali Muvubuka

OLUPAPULA 17 • ENNYIMBA: 41, 89

MAAKI 24-30, 2014

Weereza Yakuwa ng’Ennaku Embi Tezinnajja

OLUPAPULA 22 • ENNYIMBA: 54, 17

MAAKI 31, 2014–APULI 6, 2014

“Obwakabaka Bwo Bujje”​—Naye Bunajja Ddi?

OLUPAPULA 27 • ENNYIMBA: 108, 30

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

▪ Sinza Yakuwa, Kabaka ow’Emirembe n’Emirembe

Ekitundu kino kiwa obukakafu obulaga nti bulijjo Yakuwa abadde Kabaka era kiraga engeri Yakuwa gy’azze ayolekamu obuyinza bwe eri ebitonde bye eby’omu ggulu n’eby’oku nsi. Era kitukubiriza okukoppa abantu ab’edda abaasalawo okusinza Yakuwa, Kabaka ow’emirembe n’emirembe.

▪ Obwakabaka Bumaze Emyaka 100 nga Bufuga​—Bintu Ki Bye Bukoze?

Ekitundu kino kiraga ebintu ebitali bimu Obwakabaka bwa Masiya bye bukoze mu myaka 100 gye bumaze nga bufuga. Era kitukubiriza ffenna okuwagira Obwakabaka obwo n’okufumiitiriza ku makulu agali mu kyawandiikibwa ky’omwaka 2014.

▪ Salawo mu Ngeri ey’Amagezi ng’Okyali Muvubuka

▪ Weereza Yakuwa ng’Ennaku Embi Tezinnajja

Nnaakozesa ntya obulamu bwange? Ekibuuzo ekyo kikulu nnyo eri omuntu yenna asazeewo okuweereza Yakuwa. Ebitundu bino ebibiri biraga emisingi gya Bayibuli egisobola okuyamba Abakristaayo abakyali abato okuweereza Yakuwa mu bujjuvu, era n’akakisa Abakristaayo abakuze mu myaka ke balina okusobola okugaziya ku buweereza bwabwe.

▪ “Obwakabaka Bwo Bujje”​—Naye Bunajja Ddi?

Leero, abantu bangi tebakkiriza nti enkomerero eneetera okutuuka kubanga tebategeera makulu g’ebyo ebigenda mu maaso mu nsi era bawuguliddwa ebintu ebitali bimu bye bakola. Ekitundu kino kiraga ebintu bisatu ebiraga nti Obwakabaka bwa Katonda bunaatera okuzikiriza ensi eno embi.

EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO

3 Beewaayo Kyeyagalire​—Mu Bugwanjuba bwa Afirika

32 Kye Nnasalawo Okukola nga Nkyali Muto

KU DDIBA: Ab’oluganda mu kibuga Lviv nga babuulira abayizi ba yunivasite abava mu nsi endala

UKRAINE

ABANTU

45,561,000

ABABUULIZI

150,887

Ebibiina 1,737 n’ebibinja 373 mu nnimi 15, omuli Oluhangale, Olulomaaniya, Olulasa, Olulimi lwa Bakiggala olukozesebwa mu Russia, n’Oluyukuleyini

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza