LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w13 7/15 lup. 1-2
  • Ebirimu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebirimu
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • Emitwe emitono
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA
  • EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
w13 7/15 lup. 1-2

Ebirimu

Jjulaayi 15, 2013

© 2013 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania. All rights reserved.

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

SSEBUTEMBA 2-8, 2013

“Tubuulire, Ebintu Ebyo Biribaawo Ddi?”

OLUPAPULA 3 • ENNYIMBA: 128, 101

SSEBUTEMBA 9-15, 2013

“Laba! Ndi Wamu Nammwe Ennaku Zonna”

OLUPAPULA 9 • ENNYIMBA: 30, 109

SSEBUTEMBA 16-22, 2013

Yaliisa Bangi ng’Ayitira mu Batono

OLUPAPULA 15 • ENNYIMBA: 108, 117

SSEBUTEMBA 23-29, 2013

“Ddala Omuddu Omwesigwa era ow’Amagezi y’Ani?”

OLUPAPULA 20 • ENNYIMBA: 107, 116

EBITUNDU EBY’OKUSOMA

▪ “Tubuulire, Ebintu Ebyo Biribaawo Ddi?”

▪ “Laba! Ndi Wamu Nammwe Ennaku Zonna”

Ebitundu bino byogera ku bimu ku bintu ebiri mu Matayo essuula 24 ne 25. Byogera ku nkyukakyuka ezitali zimu ezizzeewo mu ngeri gye tutegeeramu obunnabbi bwa Yesu obukwata ku nnaku ez’oluvannyuma awamu n’olugero lwa Yesu olukwata ku ŋŋaano n’omuddo. Ebitundu bino era biraga engeri okumanya ebintu ebyo gye kituganyulamu.

▪ Yaliisa Bangi ng’Ayitira mu Batono

▪ “Ddala Omuddu Omwesigwa era ow’Amagezi y’Ani?”

Yesu bwe yabanga aliisa ebibiina by’abantu emmere oba bwe yabanga aliisa abagoberezi be mu by’omwoyo, yagobereranga enkola eno: yaliisanga bangi ng’ayitira mu batono. Ekitundu ekisooka kiraga abatono abo Yesu be yayitiramu okuliisa abagoberezi be abaafukibwako amafuta abaaliwo mu kyasa ekyasooka. Ekitundu eky’okubiri kiddamu ekibuuzo kino ekikulu: Abatono Kristo mw’ayitira okutuliisa leero be baani?

EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO

26 Ow’oluganda Alondeddwa Okuweereza ku Kakiiko Akafuzi

27 Tubadde Beetegefu Okuweereza Yakuwa Yonna gy’Atusindika

32 “Laba Ekifaananyi!”

KU DDIBA: Ow’oluganda ng’abuulira nnyumba ku nnyumba mu Bukimba, Runda, Rwanda

RWANDA

Kimu kya kuna ku Bajulirwa abali mu nsi eyo baweereza nga bapayoniya, ate Abajulirwa abalala buli omu okutwalira awamu awaayo essaawa 20 buli mwezi

ABAJULIRWA

22,734

ABAYIZI BA BAYIBULI

52,123

ABAALIWO KU KIJJUKIZO MU 2012

69,582

Gulaafu ekiri ku lupapula 2]

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza