Ebirimu
Jjuuni 15, 2013
© 2013 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania. All rights reserved.
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
AGUSITO 5-11, 2013
Weeyongere Okuyiga ku Ngeri za Yakuwa n’Okumukoppa
OLUPAPULA 7 • ENNYIMBA: 69, 89
AGUSITO 12-18, 2013
Yakuwa Mugabi era Si Mukakanyavu
OLUPAPULA 12 • ENNYIMBA: 22, 110
AGUSITO 19-25, 2013
OLUPAPULA 17 • ENNYIMBA: 63, 77
AGUSITO 26, 2013–SSEBUTEMBA 1, 2013
OLUPAPULA 24 • ENNYIMBA: 120, 64
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
▪ Weeyongere Okuyiga ku Ngeri za Yakuwa n’Okumukoppa
▪ Yakuwa Mugabi era Si Mukakanyavu
▪ Yakuwa Mwesigwa era Asonyiwa
Abakristaayo bangi bwe balowooza ku ngeri za Yakuwa batera okulowooza ku ngeri nnya. Naye ebitundu bino ebisatu bijja kutuyamba okulowooza ne ku ngeri za Yakuwa endala ezitatera kwogerwako nnyo. Bwe tunaaba twetegereza buli emu ku ngeri ezo, tujja kufuna eby’okuddamu mu bibuuzo bino: Engeri eyo kye ki? Yakuwa agyoleka atya? Tuyinza tutya okugyoleka mu bulamu bwaffe?
▪ Kkiriza Yakuwa Okukubumba
Nga biraga obuyinza Yakuwa bw’alina ku bantu, Ebyawandiikibwa bimuyita ‘Omubumbi waffe.’ (Is. 64:8) Ekitundu kino kiraga ekyo kye tuyigira ku ngeri Yakuwa, Omubumbi waffe Omukulu, gye yabumbamu abantu n’amawanga mu biseera by’edda. Era kiraga emiganyulo egiri mu kukkiriza Yakuwa okutubumba.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
3 Okugondera Yakuwa Kindeetedde Emikisa Mingi
29 Abakadde—Muzzeemu Amaanyi “Emmeeme Ekooye”
32 Okyajjukira?
KU DDIBA: Ababuulizi nga babuulira ku luguudo oluli mu kibangirizi ky’e Frankfurt, Bugirimaani
BUGIRIMAANI
ABANTU
81,751,600
ABAJULIRWA
162,705
ABAYIZI BA BAYIBULI
74,466
ABAALIWO KU KIJUKIZO MU 2012
265,407