Ebirimu
Okitobba 15, 2012
© 2012 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania. All rights reserved.
Ogw’Okusoma Mu Kibiina
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
NOOVEMBA 26, 2012–DDESEMBA 2, 2012
Ba Muvumu ng’Oyolekagana n’Ebizibu Ebiriwo Leero
OLUPAPULA 7 • ENNYIMBA: 81, 33
DDESEMBA 3-9, 2012
OLUPAPULA 12 • ENNYIMBA: 122, 124
DDESEMBA 10-16, 2012
Gondera Katonda Osobole Okuganyulwa mu Bisuubizo Bye
OLUPAPULA 22 • ENNYIMBA: 129, 95
DDESEMBA 17-23, 2012
Ekigambo Kyo Yee, Kibeerenga Yee
OLUPAPULA 27 • ENNYIMBA: 63, 125
EKIGENDERERWA KY’EBITUNDU EBY’OKUSOMA
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 1 OLUPAPULA 7-11
Leero mu nsi mulimu ebizibu bingi. Ekitundu kino kijja kutuyamba okubaako bye tuyigira ku baweereza ba Katonda ab’edda n’ab’omu kiseera kyaffe abaagumira ebizibu eby’amaanyi. Era kijja kutuyamba okulaba ekyo kye tulina okukola okusobola okuba abavumu n’okuba n’endowooza ennuŋŋamu ka tube nga twolekagana na kizibu ki.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 2 OLUPAPULA 12-16
Leero abantu abasinga obungi tebali bumu. Ekitundu kino kijja kutuyamba okulaba engeri gye tuyinza okwewalamu ebintu ebiyinza okumalawo obumu mu kibiina era kijja kutuyamba okulaba engeri gye tuyinza okukolagana obulungi n’abalala.
EBITUNDU EBY’OKUSOMA 3, 4 OLUPAPULA 22-31
Ekitundu ekisooka kiraga ebisuubizo Katonda bye yalayira okutuukiriza. Okusobola okuganyulwa mu bisuubizo bya Katonda ebyo, tulina okumugondera n’okufuba okutuukiriza ebyo bye tuba tusuubizza. Ekitundu eky’okubiri kyogera ku bantu abatali bamu abaakakasa nti ekigambo kyabwe ‘Yee kiba Yee’ era kikubiriza Abakristaayo ababatize okufuba okutuukiriza obweyamo bwabwe obusingayo okuba obukulu.—Mat. 5:37.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
3 BEEWAAYO KYEYAGALIRE—MU BRAZIL
17 BAMAZE EMYAKA 60 NGA BA MUKWANO
32 EBIGAMBO ‘EBYAVA MU KAMWA K’ABAANA’ EBIZZAAMU AMAANYI
KU DDIBA: Ow’oluganda ne mukyala we abaweereza nga bapayoniya nga babuulira mu kibuga. Ebitabo bye bakozesa nga babuulira babitadde ku bugaali bwe basindika
TIMES SQUARE, MANHATTAN, NEW YORK
BAPAYONIYA
600
BABUULIRA MU BITUNDU
12
MU MANHATTAN MULIMU EBIBIINA
55