Ebirimu
Jjulaayi 15, 2012
© 2012 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania. All rights reserved.
Omunaala Ogw’okusoma Mu Kibiina
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
AGUSITO 27, 2012–SSEBUTEMBA 2, 2012
Kkiriza Yakuwa Akuwe Eddembe Erya Nnamaddala
OLUPAPULA 7 • ENNYIMBA: 107, 27
SSEBUTEMBA 3-9, 2012
OLUPAPULA 12 • ENNYIMBA: 120, 129
SSEBUTEMBA 10-16, 2012
OLUPAPULA 22 • ENNYIMBA: 33, 45
SSEBUTEMBA 17-23, 2012
Yakuwa Akuŋŋaanya ab’Omu Maka Ge
OLUPAPULA 27 • ENNYIMBA: 53, 124
EKIGENDERERWA KY’EBITUNDU EBY’OKUSOMA
EBITUNDU EBY’OKUSOMA 1, 2 OLUPAPULA 7-16
Yakuwa ayagala abantu babe n’eddembe erya nnamaddala. Mu bitundu bino, tujja kulaba engeri gy’atuyambamu okufuna eddembe erya nnamaddala. Ate era tujja kulaba engeri Sitaani gy’agezaako okutuggyako eddembe ng’atusuubiza eddembe eritali lya nnamaddala.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 3 OLUPAPULA 22-26
Lwaki tweyongera okubuulira n’obuvumu wadde ng’abantu batuziyiza era nga n’eby’enfuna mu nsi byeyongedde okuzibuwala ennyo? Zabbuli 27 etuwa ensonga eziwerako, era ensonga ezo tugenda kuziraba mu kitundu kino.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 4 OLUPAPULA 27-31
Leero, Katonda ateekateeka abaafukibwako amafuta okufuna obulamu mu ggulu n’ab’endiga endala okubeera mu Lusuku lwe ku nsi. Mu bbaluwa ye eri Abeefeso, Pawulo enteekateeka eyo yagiyita “engeri y’okuddukanyaamu ebintu.” Okwekenneenya ebimu ku ebyo ebiri mu bbaluwa eyo kijja kutuyamba okutegeera ensonga lwaki Katonda akoze enteekateeka eyo n’ekyo kye tulina okukola.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
3 Beewaayo Kyeyagalire—mu Ecuador
17 Yakuwa Yanjigiriza Okukola by’Ayagala
32 “Ekirooto Kyange Kyatuukirira”
KU DDIBA: Ab’oluganda nga babuulira mu kibuga Rio de Janeiro, Comunidade da Rocinha ekya Brazil nga bakozesa olulimi lwa bakiggala
OMULIMU GW’OKUBUULIRA BAKIGGALA MU BRAZIL
EBIBIINA
358
EBIBINJA
460
EBITUNDU
18