LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w11 4/1 lup. 32
  • Yesu “Aggyawo Ebibi by’Ensi!”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yesu “Aggyawo Ebibi by’Ensi!”
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
w11 4/1 lup. 32

Yesu “Aggyawo Ebibi by’Ensi!”

Yokaana Omubatiza yagamba nti Yesu “aggyawo ebibi by’ensi.” (Yokaana 1:29) Yalaga obuvunaanyizibwa obukulu Yesu bw’alina obw’okulokola abantu abawulize.

Naye, lwaki, Yesu yalina okufa okusobola okulokola aboonoonyi?

Kiki kye yatuukiriza bwe yawaayo obulamu bwe kyeyagalire?

Baani abaganyulwa mu kufa kwe?

Okufa kwe kulina makulu ki gy’oli?

Buli mwaka, Abajulirwa ba Yakuwa baba n’omukolo ogw’okujjukira okufa kwa Yesu. Omwaka guno, omukolo ogwo gujja kubaawo ku Ssande, nga Apuli 17, oluvannyuma lw’enjuba okugwa.

Abajulirwa ba Yakuwa bakuyita okukuŋŋaana nabo osobole okwekenneenya amakulu agali mu kufa kwa Yesu. Ebibuuzo ebyo waggulu bijja kuddibwamu okuva mu Bayibuli.

Oyinza okukuŋŋaana nabo mu kifo ekiri okumpi ne w’obeera. Buuza Abajulirwa ba Yakuwa abali mu kitundu kyo bakubuulire ekiseera n’ekifo we banaakuŋŋaanira okukwata omukolo guno.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza