Ebirimu
Okitobba 15, 2010
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Noovemba 29, 2010–Ddesemba 5, 2010
“Ani Ategedde Endowooza ya Yakuwa?”
OLUPAPULA 3
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 69, 51
Ddesemba 6-12, 2010
Musooke Munoonyenga “Obutuukirivu Bwe”
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 40, 22
Ddesemba 13-19, 2010
Mu Kuwa Bakkiriza Banno Ekitiibwa Ggwe Osooka?
OLUPAPULA 16
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 122, 104
Ddesemba 20-26, 2010
Olina ky’Okola Okulaba nti Enkuŋŋaana z’Ekikristaayo Zizimba?
OLUPAPULA 20
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 20, 64
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA 1, 2 OLUPAPULA 3-11
Ebitundu bino biraga engeri okwekenneenya ebyo Yesu bye yakola gye kiyinza okutuyamba okuba n’enkolagana ey’oku lusegere ne Yakuwa. Era byogera ku butuukirivu bwa Katonda, ensonga lwaki tusaanidde okusooka okubunoonya, era n’ensonga lwaki tusaanidde okwewala okunenya Yakuwa nga tusinziira ku mitindo gyaffe.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 3 OLUPAPULA 16-20
Biki ebizingirwa mu kuwa bakkiriza bannaffe ekitiibwa? Lwaki tusaanidde okukibawa? Mu ngeri ki gye tuyinza okusooka okuwa abalala ekitiibwa? Bino bye bimu ku bibuuzo ebiddibwamu mu kitundu kino.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 4 OLUPAPULA 20-25
Ekitundu kino kiraga ebyo abo abakubiriza enkuŋŋaana z’Ekikristaayo n’abo abazibeeramu bye bayinza okukola okulaba nti enkuŋŋaana zaffe zizimba. Era kyogera ku zimu ku nkyukakyuka ezaakolebwa mu magazini eno.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Ensonga Ze Twekwasa—Yakuwa Azitwala Atya? 12
Muyambe Abaana Okutegeera Obulungi Ekibiina kya Yakuwa 25
Nfubye Okuba n’eby’Okukola Bingi mu Kibiina kya Yakuwa 29
“ Kannyambye Okutuuka ku Mitima gy’Abantu” 32