Ebirimu
Maayi 15, 2010
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Jjuuni 28–Jjulaayi 4, 2010
Abasajja, Mukkiriza Obukulembeze bwa Kristo?
OLUPAPULA 8
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 5, 123
Jjulaayi 5-11, 2010
Abakazi, Lwaki Musaanidde Okukkiriza Obukulembeze?
OLUPAPULA 12
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 86, 120
Jjulaayi 12-18, 2010
Abasajja Abakristaayo—Musigire Omwoyo Muluubirire Enkizo!
OLUPAPULA 24
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 45, 11
Jjulaayi 19-25, 2010
Temunakuwazanga Mwoyo gwa Yakuwa Omutukuvu
OLUPAPULA 28
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 71, 26
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 8-17
Ekitundu ekisooka kiraga nti kikulu nnyo abasajja okugondera omutwe gwabwe, Kristo, n’okufuba okumukoppa nga bakolagana n’abalala. Ekitundu eky’okubiri kiraga engeri abakazi Abakristaayo gye basaanidde okutwalamu ebigambo bino: “Omutwe gw’omukazi ye musajja.”
Ebitundu eby’Okusoma 3, 4 OLUPAPULA 24-32
Leero abantu bangi tebalina mwoyo gwa kwefiiriza. Ekitundu eky’okusatu kitegekeddwa okuyamba abasajja ababatize okwekebera balabe endowooza gye balina ku kwefiiriza ne ku kwetikka obuvunaanyizibwa ng’abaweereza oba abakadde mu kibiina. Ekitundu eky’okuna kinnyonnyola engeri gye tuyinza okwewala okunakuwaza omwoyo gwa Katonda omutukuvu.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Abakristaayo Abaasooka Tebaasinza Bakatonda ba Rooma
OLUPAPULA 3
Lwaki Tusaanidde Okussa Ekitiibwa mu Bannamukadde?
OLUPAPULA 6
Sigala ng’Oli Munywevu mu by’Omwoyo ng’Olabirira Omuntu Wo Omulwadde
OLUPAPULA 17
Kalani—Ekibuga Omwakolerwanga Emirimu Emingi
OLUPAPULA 20
OLUPAPULA 21
Weeyongere Okutendeka Obusobozi Bwo obw’Okutegeera
OLUPAPULA 22