Ebirimu
Febwali 15, 2010
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Apuli 5-11, 2010
‘Yogera Ekigambo kya Katonda n’Obuvumu’
OLUPAPULA 5
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 33, 92
Apuli 12-18, 2010
Kozesa Bulungi “Ekitala eky’Omwoyo”
OLUPAPULA 10
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 96, 113
Apuli 19-25, 2010
“Omwoyo n’Omugole Bigamba nti: ‘Jjangu!’”
OLUPAPULA 14
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 47, 134
Apuli 26–Maayi 2, 2010
Oyanirizibwa mu Kkubo ly’Obulamu Erisingayo Obulungi!
OLUPAPULA 24
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 94, 65
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1-3 OLUPAPULA 5-18
Ebitundu bino biraga engeri omwoyo omutukuvu gye gutuyamba mu buweereza bwaffe. Biraga engeri okukolera ku bulagirizi bw’omwoyo gwa Katonda gye kituyamba okwogera n’obuvumu, okuyigiriza obulungi, n’okubuulira awatali kuddirira.
Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 24-28
Okukola Katonda by’ayagala n’okuwuliriza Yesu lye kkubo ly’obulamu erisingayo obulungi. Ekitundu kino kiraga emikisa egifunibwa abo abeewaayo eri Katonda era ne babatizibwa. Era kiraga kye tulina okukola okusobola okunywerera mu mazima.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
OLUPAPULA 3
OLUPAPULA 19
OLUPAPULA 22
“Eddembe ly’Omwana Okukula mu by’Omwoyo”
OLUPAPULA 29
Akatabo Akayamba Abavubuka Okujjukira Omutonzi Waabwe
OLUPAPULA 30