Ebirimu
Ssebutemba 15, 2009
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Okitobba 26, 2009–Noovemba 1, 2009
Fuba Okuba n’Endowooza ng’Eya Kristo
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 29, 30
Noovemba 2-8, 2009
Ba Muwulize era Muvumu nga Kristo bwe Yali
OLUPAPULA 11
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 4, 46
Noovemba 9-15, 2009
Okwagala kwa Kristo Kutukubiriza Okulaga Okwagala
OLUPAPULA 16
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 41, 15
Noovemba 16-22, 2009
Kya Muwendo Nnyo Okuyigirizibwa Yakuwa
OLUPAPULA 21
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 59, 21
Noovemba 23-29, 2009
Yakuwa ky’Akoze Okukununula Okitwala nga kya Muwendo?
OLUPAPULA 25
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 16, 65
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1-3 OLUPAPULA 7-20
Yesu yateerawo Abakristaayo ekyokulabirako ekirungi mu bintu bingi. Ebitundu bino bissa essira ku ndowooza gye yalina n’ebyo bye yakolanga. Ojja kusangamu ebyokulabirako ebisobola okukuyamba mu maka go ne mu kibiina, era ebisobola okukuyamba ng’oyolekagana n’ebizibu.
Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 21-25
Oyinza otya okulaga nti osiima amazima g’oyize okuva mu Kigambo kya Katonda? Ekitundu kino kijja kutuyamba okutegeera emiganyulo egy’ekitalo egiri mu kuyigirizibwa Katonda. Era kiraga emikisa gye tufuna bwe twefiiriza ku lw’amawulire amalungi.
Ekitundu eky’Okusoma 5 OLUPAPULA 25-29
Kiki Yakuwa ky’akoze okusobola okutununula okuva mu kibi n’okufa? Kiki kye yayitamu? Okufuna eky’okuddamu kijja kutuyamba okusiima ennyo Yakuwa era tulabe n’engeri gye tusobola okulaga okusiima gy’ali n’eri Omwana we olw’ebyo bye bakoze okutununula.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Eddiini—Nze Nsalawo oba Bazadde Bange?
OLUPAPULA 3
Nnazuula Amakulu Agali mu Bulamu
OLUPAPULA 30