Ebirimu
Jjuuni 15, 2009
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Agusito 3-9, 2009
Yagala Nnyo Ennyumba ya Yakuwa!
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 23, 31
Agusito 10-16, 2009
‘Nyiikirira Ebikolwa Ebirungi’!
OLUPAPULA 11
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 19, 81
Agusito 17-23, 2009
OLUPAPULA 16
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 85, 57
Agusito 24-30, 2009
Omuwanika Omwesigwa n’Akakiiko Akafuzi Akamukiikirira
OLUPAPULA 20
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 67, 49
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 7-15
Bakabaka bana aba Yuda baawagira nnyo okusinza okw’amazima. Ekyokulabirako kyabwe kiyinza kitya okutuyamba okuweereza Yakuwa n’obunyiikivu? Ebitundu bino ebibiri bijja kutuganyula nnyo.
Ekitundu eky’Okusoma 3 OLUPAPULA 16-20
Mu bulamu obwa bulijjo twesanga nnyo mu mbeera eziyinza okutuleetera okuwulira nti si kibi okwogera ekitali kituufu. Lwaki kino Abakristaayo ab’amazima basaanidde okukyewala? Kiki ekinaakuyamba mu nsonga eno?
Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 20-24
Abantu ba Katonda bassa ekitiibwa mu muddu omwesigwa era ow’amagezi. Naye kakwate ki akali wakati w’ekibiina ky’omuddu oyo n’Akakiiko Akafuzi? Ebyawandiikibwa byogera ki ku ngeri Yakuwa gy’atuwaamu emmere ey’ebyomwoyo leero? Era tusaanidde kutunuulira tutya abo abalya ku bubonero bw’Ekijjukizo? Ekitundu kino kiddamu bulungi ebibuuzo ebyo.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
OLUPAPULA 3
Funa Essanyu mu Kirabo ky’Okuba Obwannamunigina
OLUPAPULA 25
Okusigira—Lwaki Kirungi era Kiyinza Kukolebwa Kitya?
OLUPAPULA 28
OLUPAPULA 32