Ebirimu
Maayi 15, 2009
Ebitundu Eby’okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Jjulaayi 6-12, 2009
Fuba Okukula mu by’Omwoyo—“Olunaku lwa Yakuwa Olukulu Luli Kumpi”
OLUPAPULA 9
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 50, 77
Jjulaayi 13-19, 2009
Abavubuka—Mulage nti Mukulaakulana
OLUPAPULA 13
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 18, 26
Jjulaayi 20-26, 2009
Bamalayika—“Myoyo Egiweereza”
OLUPAPULA 21
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 2, 1
Jjulaayi 27, 2009–Agusito 2, 2009
Lwaki Tusaanidde Okugoberera “Kristo”?
OLUPAPULA 28
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 76, 93
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 9-17
Ekitundu eky’okusoma ekisooka kiraga lwaki kikulu okuba omukulu mu by’omwoyo, n’engeri ekyo gy’oyinza okukituukako. Ekitundu ekyokubiri kinnyonnyola engeri abavubuka Abakristaayo gye bayinza okuvvuunukamu ebizibu ebiyinza okubalemesa okukula mu by’omwoyo.
Ekitundu eky’Okusoma 3 OLUPAPULA 21-25
Bwe twekenneenya Ebyawandiikibwa, tusobola okutegeera engeri bamalayika gye bakolamu omulimu gwabwe nga ‘ng’emyoyo egiweereza.’ Ekitundu kino kiraga ebyo bye bakola okuyamba Abakristaayo leero. Era kiraga bye tuyigira ku bamalayika abo abeesigwa.
Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 28-32
Yesu yakubiriza abaali bamuwuliriza okumugobereranga. Ekintu kino kyogera ku nsonga ttaano lwaki tusaanidde okugoberera “Kristo” n’engeri ekyo gye tusobola okukikola okusingawo.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
OLUPAPULA 3
Enkomerero Erina Kukusanga Wa?
OLUPAPULA 6
OLUPAPULA 18
Abaami, Mukoppe Okwagala kwa Kristo!
OLUPAPULA 19
OLUPAPULA 26