Ebirimu
Febwali 15, 2009
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Apuli 6-12, 2009
Yesu Bye Yayigiriza Bireeta Bitya Essanyu?
OLUPAPULA 6
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 27, 7
Apuli 13-19, 2009
Kolera ku Ebyo Yesu Bye Yayigiriza
OLUPAPULA 10
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 45, 54
Apuli 20-26, 2009
Ogoberera Ebyo Yesu Bye Yayigiriza ng’Osaba?
OLUPAPULA 15
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 20, 84
Apuli 27, 2009–Maayi 3, 2009
OLUPAPULA 24
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 95, 25
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1-3 OLUPAPULA 6-19
Yesu bwe yamaliriza Okubuulira kwe okw’Oku Lusozi, ‘ebibiina byewuunya okuyigiriza kwe.’ (Mat. 7:28) Manya ensonga lwaki kyali kityo, olabe n’engeri ebyo Yesu bye yayigiriza gye bireetamu essanyu n’engeri gy’oyinza okubigoberera ng’osaba.
Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 24-28
‘Omuddu omwesigwa era ow’amagezi’ yasigirwa “ebintu [bya Kristo] byonna.” (Mat. 24:45-47) Ekitundu kino kiraga ensonga lwaki tusaanidde okuba n’obwesige mu muddu oyo n’engeri gye tuyinza okulagamu obwesige obwo.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Ekigambo kya Yakuwa Kiramu—Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Kitabo ky’Okubikkulirwa—II
OLUPAPULA 3
Wandiremedde ku Kukola Ggwe ky’Oyagala?
OLUPAPULA 19
Abaminsani Bakubirizibwa Okuba nga Yeremiya
OLUPAPULA 22
Omukolo gw’Okuziika—Gwa Kitiibwa, Mutonotono, era Gusanyusa Katonda
OLUPAPULA 29