Ebirimu
Noovemba 15, 2008
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Jjanwali 5-11, 2009
Yamba Abo Abaabula Okuva mu Kisibo
OLUPAPULA 8
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 22, 41
Jjanwali 12-18, 2009,
OLUPAPULA 12
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 88, 60
Jjanwali 19-25, 2009,
Beera n’Endowooza ya Baibuli ku Bujjanjabi
OLUPAPULA 23
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 28, 20
Jjanwali 26, 2009–Febwali 1, 2009
‘Ziyiza Omulyolyomi’ nga Yesu bwe Yakola
OLUPAPULA 27
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 77, 85
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 8-16
Manya engeri abakadde n’ab’oluganda abalala gye basobola okuyamba bakkiriza bannaabwe abaabula okuva mu kisibo kya Katonda. Ebitundu bino binnyonnyola ky’oyinza okukola okuyamba Abakristaayo abaggwamu amaanyi. Era manya engeri ab’oluganda gye bawulira nga waliwo akomyewo mu kibiina.
Ekintu eky’Okusoma 3 OLUPAPULA 23-27
Kya mu butonde okufaayo ku bulamu bwaffe. N’olwekyo, Abajulirwa ba Yakuwa bakkiriza obujjanjabi obw’engeri ez’enjawulo. Naye kyetaagisa “okubeera n’endowooza ennuŋŋamu.” (Tito 2:12, NW) N’ekisinga byonna, tulina okufaayo ku mbeera yaffe ey’eby’omwoyo n’okunyweza enkolagana yaffe ne Katonda.
Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 27-31
Manya engeri Yesu Kristo gye yateekawo ekyokulabirako ekirungi mu kuziyiza Omulyolyomi. Ekitundu kino kiraga lwaki Katonda yalina obwesige mu Mwana we. Kiraga engeri Yesu gye yasobola okuziyiza Setaani era kiraga engeri naffe gye tusobola okukikola.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Wandyagadde Kuba Muntu wa Ngeri Ki?
OLUPAPULA 3
Okuweereza Katonda ‘n’Omutima Gumu n’Endowooza Emu’
OLUPAPULA 6
‘Luubirira Ebintu Ebireeta Emirembe’
OLUPAPULA 17
Ekigambo kya Yakuwa Kiramu—Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Bbaluwa ya Yakobo n’Eza Peetero
OLUPAPULA 20
“Oluyimba lw’Ennyanja”—Ekiwandiiko Ekiziba Omuwaatwa
OLUPAPULA 32