Ebirimu
Ssebutemba 15, 2008
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Noovemba 3-9, 2008
Yakuwa—‘Yawanga Obuddukiro’ mu Biseera bya Baibuli
OLUPAPULA 3
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 10, 26
Noovemba 10-16, 2008
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 34, 1
Noovemba 17-23, 2008
Kuuma ‘Omuguwa ogw’Emiyondo Esatu’ ogw’Obufumbo
OLUPAPULA 16
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 71, 39
Noovemba 24-30, 2008
OLUPAPULA 20
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 5, 85
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 3-11
Ebitundu bino ebibiri byogera ku Zabbuli 70. Zabbuli eyo eraga nti Yakuwa ‘awa obuddukiro.’ Ebitundu bino biraga engeri Yakuwa gye yawaamu abaweereza be obuddukiro mu biseera bya Baibuli n’engeri gy’atuwaamu obuddukiro leero.
Ekitundu eky’Okusoma 3 OLUPAPULA 16-20
Okuba n’obufumbo obw’essanyu si kyangu leero, ne bwe muba nga mwembi muli baweereza ba Yakuwa. Ekitundu kino kiyamba Abakristaayo okumanya engeri gye bayinza okukuumira Yakuwa mu bufumbo byabwe, ne kye balina okukola nga wazzeewo ebizibu.
Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 20-24
Tulina okusalawo: Tunaafugibwa mwoyo gwa Katonda omutukuvu oba mwoyo gwa nsi? Ekitundu kino kyogera ku njuyi ezo zombi, era kituyamba okusalawo mu ngeri enaatuleetera essanyu.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Weeyongere Okufuna Okumanya Okutuufu “n’Omwoyo Omwangu”
OLUPAPULA 12
OLUPAPULA 25
Koppa Yesu—Sinza Katonda mu Ngeri gy’Asiima
OLUPAPULA 26
Ekigambo kya Yakuwa Kiramu—Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Bbaluwa eri Abasessaloniika ne Timoseewo
OLUPAPULA 29
OLUPAPULA 32