Ebirimu
Jjuuni 15, 2008
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Agusito 4-10, 2008
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 59, 62
Agusito 11-17, 2008
Engeri Ze Tulina Okufuba Okuba Nazo
OLUPAPULA 11
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 18, 100
Agusito 18-24, 2008
OLUPAPULA 18
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 22, 97
Agusito 25-31, 2008
Nyweza “Okwagala Kwo okw’Olubereberye”
OLUPAPULA 22
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 89, 54
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 7-15
Tusobola okuba abakakafu nti Katonda atwagala. Ekimu ku biraga ekyo kwe kuba nti atubuulira ebintu bina Abakristaayo bye basaanidde okudduka. Bye biruwa, era tuyinza tutya okubidduka? Mu ngeri y’emu, Baibuli etubuulira ebintu musanvu bye tulina okuluubirira. Bye biruwa, era tuyinza tutya okubiruubirira?
Ekitundu eky’Okusoma 3 OLUPAPULA 18-22
Omwoyo gwa kyetwala gucaase mu nsi. Kati olwo tuyinza tutya okufuna endowooza ennuŋŋamu ku buyinza, naddala obwa Yakuwa? Ekitundu kino kijja kutuyamba okulaba engeri gye tuyinza okukolamu kino n’engeri gye tuyinza okwewala omwoyo gwa kyetwala Setaani gw’akubiriza.
Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 22-26
Ekitundu kino kijja kutuyamba okwejjukanya ensonga lwaki twakkiriza amazima ne tutandika okwagala Yakuwa. Kiwa amagezi omuntu g’ayinza okukozesa okuzza obujja okwagala kwe yalina eri Yakuwa n’amazima mu kusooka bwe kiba nti okwagala okwo kugenze kukendeera emyaka bwe gigenze giyitawo.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Okuba ow’Amaanyi Wadde ng’Olina Obunafu
OLUPAPULA 3
Oli Mwetegefu Okunnyonnyola Ebikwata ku Nzikiriza Yo?
OLUPAPULA 16
Yesu Yali Ayogera ku Muliro Ogutazikira?
OLUPAPULA 27
OLUPAPULA 28
Ekigambo kya Yakuwa Kiramu—Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Bbaluwa eri Abaruumi
OLUPAPULA 29
OLUPAPULA 32