Ebirimu
Jjanwali 15, 2008
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Febwali 11-17, 2008
“Fubanga Okutuukiriza Obuweereza Bwe Wakkiriza mu Mukama Waffe”
OLUPAPULA 4
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 86, 64.
Febwali 18-24, 2008
Ssaayo Omwoyo ku ‘Kuyigiriza’ Kwo
OLUPAPULA 8
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 3, 50.
Febwali 25–Maaki 2, 2008
Abo ‘Abalina Endowooza Ennuŋŋamu’ Bawuliriza
OLUPAPULA 13
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 67, 55.
Maaki 3-9, 2008
Basaanyizibwa Okuweebwa Obwakabaka
OLUPAPULA 20
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 87, 81.
Maaki 10-16, 2008
Basaanyizibwa Okuleetebwa eri Enzizi ez’Amazzi ag’Obulamu
OLUPAPULA 24
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 2, 83.
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebintu eby’Okusoma 1-3 OLUPAPULA 4-17
Ebitundu bino ebisatu bijja kukuyamba okweyongera okuba omumalirivu mu buweereza bwo obw’Ekikristaayo. Bijja kukujjukiza lwaki olina okuba omunyiikivu, bikulage engeri gy’osobola okulongoosa mu ngeri ‘gy’oyigirizaamu,’ era bikuzzeemu amaanyi nti wakyaliyo bangi abaagala okuwuliriza amawulire amalungi.
Ebitundu eby’Okusoma 4, 5 OLUPAPULA 20-28
Ebitundu bino ebibiri binnyonnyola bulungi essuubi Abakristaayo lye balina. Ne bwe kiba nti osuubira kubeera ne Kristo mu ggulu oba kubeera ku nsi wansi w’obufuzi bw’Obwakabaka, ebitundu bino bijja kutuyamba okwongera okusiima ennyo ekisa kya Yakuwa n’amagezi ge agatenkanika.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Omunaala gw’Omukuumi Omuli Ebitundu eby’Okusoma mu Kibiina
OLUPAPULA 3
Obulamu Bwabwe Bweyongera Okuba obw’Amakulu—n’Obubwo Busobola?
OLUPAPULA 17
Ekigambo kya Yakuwa Kiramu—Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Kitabo kya Matayo
OLUPAPULA 29
Abakristaayo Bwe Bakuŋŋuntibwa ng’Eŋŋaano
OLUPAPULA 32