LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • rr lup. 140-141
  • 13A Yeekaalu za Njawulo, eby’Okuyiga bya Njawulo

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • 13A Yeekaalu za Njawulo, eby’Okuyiga bya Njawulo
  • Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • Emitwe emitono
  • Laba Ebirala
  • Yeekaalu Ezeekyeri Gye Yalaba:
  • Yeekaalu ey’Eby’Omwoyo:
  • Siima Enkizo gy’Olina ey’Okusinziza Yakuwa mu Yeekaalu ey’Eby’Omwoyo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • ‘Bategeeze Kalonda Yenna Akwata ku Yeekaalu’
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • “Lino Lye Tteeka lya Yeekaalu”
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Kitabo kya Ezeekyeri—II
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2007
Laba Ebirara
Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
rr lup. 140-141
Ensolo ezaali zisobola okuweebwayo nga ssaddaaka ku yeekaalu; Yesu ng’ali ku muti ogw’okubonaabona

AKASANDUUKO 13A

Yeekaalu Za Njawulo, Eby’okuyiga Bya Njawulo

Yeekaalu Ezeekyeri Gye Yalaba:

  • Ezeekyeri yategeeza Abayudaaya abaali mu Babulooni kalonda agikwatako

  • Erina ekyoto kwe baweerayo ssaddaaka nnyingi

  • Eraga emitindo gya Yakuwa egy’obutuukirivu egikwata ku kusinza okulongoofu

  • Ekwata ku kuzzibwawo kw’okusinza okulongoofu okwatandika mu 1919

Yeekaalu ey’Eby’Omwoyo:

  • Pawulo yannyonnyola Abakristaayo Abebbulaniya ebigikwatako

  • Erina ekyoto era ssaddaaka emu yokka y’eweebwayo ku kyo, “omulundi gumu” (Beb. 10:10)

  • Eraga ekyo weema entukuvu ne yeekaalu kye byali bisongako, kwe kugamba, enteekateeka ya Yakuwa ey’okusinza okulongoofu eyeesigamiziddwa ku ssaddaaka ya Kristo

  • Eraga omulimu Kristo gwe yakola nga Kabona Asingira Ddala Obukulu, okuva mu 29 okutuuka mu 33 E.E.

Genda ku ssuula 13, akatundu 7-14

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza