LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sjj oluyimba 84
  • Okuweereza Awali Obwetaavu Obusingako

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okuweereza Awali Obwetaavu Obusingako
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Laba Ebirala
  • Luubirira Okuweereza Awali Obwetaavu
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu
    Muyimbire Yakuwa
  • Mubayigirize Basobole Okuba Abanywevu
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Wawaayo Omwana wo Eyazaalibwa Omu Yekka
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 84

OLUYIMBA 84

Okuweereza Awali Obwetaavu Obusingako

Mu Kyapa

(Matayo 9:37, 38)

  1. 1. ’Ssanyu lyaffe lyeyongera

    Bwe tuyamba abalala.

    Ne Yakuwa asanyuka

    Era ’tuwa emikisa.

    (CHORUS)

    Waliwo ’bwetaavu

    mu bifo bingi.

    Bw’oyamba ’balala, ofuna

    essanyu lingi.

  2. 2. Mu bitundu byonn’e by’ensi

    ’By’okukola bingi ddala.

    Okwagala tukwoleka

    Bwe twewaayo ’kuweereza.

    (CHORUS)

    Waliwo ’bwetaavu

    mu bifo bingi.

    Bw’oyamba ’balala, ofuna

    essanyu lingi.

  3. 3. Bwe tuyiga olulimi

    Olwogerwa abalala,

    Kituyamba ’kubunyisa

    ’Mawulire amalungi.

    (CHORUS)

    Waliwo ’bwetaavu

    mu bifo bingi.

    Bw’oyamba ’balala, ofuna

    essanyu lingi.

(Laba ne Yok. 4:35; Bik. 2:8; Bar. 10:14.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza