LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sjj oluyimba 1
  • Engeri za Yakuwa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Engeri za Yakuwa
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Laba Ebirala
  • Engeri za Yakuwa
    Muyimbire Yakuwa
  • ‘Ebiramu eby’Obwenyi Obuna’ Be Baani?
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • Yakuwa—Mugabi era Mukuumi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • Okusaba kw’Omuweereza wa Katonda
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 1

OLUYIMBA 1

Engeri za Yakuwa

Mu Kyapa

(Okubikkulirwa 4:11)

  1. 1. Yakuwa ggw’osinga obuyinza.

    Byonna by’okola biwuniikiriza.

    Obutonde bwolesa ’maanyi go;

    ’Ggulu n’ensi tebiriggwaawo.

  2. 2. Obwenkanya bwo bwa lubeerera.

    Amateeka go ogatubuulira.

    Ekigambo kyo kya muwendo nnyo;

    Kitulaga amagezi go.

  3. 3. Okwagala kwo kutuukiridde.

    Ebirabo bingi nnyo by’otuwadde.

    Engeri zo nnungi n’erinnya lyo,

    Tubyogerako ffe bulijjo.

(Laba ne Zab. 36:9; 145:6-13; Mub. 3:14; Yak. 1:17.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza