LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • lfb lup. 218-219
  • Ennyanjula yʼEkitundu 14

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ennyanjula yʼEkitundu 14
  • Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Laba Ebirala
  • Okubikkulirwa Okwaweebwa Yokaana
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Koppa Yesu ng’Obuulira n’Obuvumu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2009
  • Obwakabaka bwa Katonda Kye Ki?
    Katonda Atwetaagisa Ki?
  • Yesu Kye Yayigiriza ku Bwakabaka bwa Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2010
Laba Ebirara
Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
lfb lup. 218-219
Omutume Pawulo ne Timoseewo nga bali ku kyombo

Ennyanjula yʼEkitundu 14

Abakristaayo mu kyasa ekyasooka baabuulira amawulire amalungi ag’Obwakabaka okutuuka mu bitundu by’ensi ebisingayo okuba eby’ewala. Yesu yabayamba okumanya wa aw’okubuulira era mu ngeri ey’ekyamagero yabasobozesa okuyigiriza abantu mu nnimi zaabwe. Yakuwa yabawa amaanyi n’obuvumu okusobola okugumira okuyigganyizibwa okw’amaanyi.

Yesu yawa Yokaana okwolesebwa n’alaba ekitiibwa kya Yakuwa. Yokaana era yafuna okwolesebwa okulala n’alaba Obwakabaka obw’omu ggulu nga buwangula Sitaani n’enteekateeka ye. Era yalaba Yesu ng’afuga nga Kabaka awamu ne banne 144,000. Yokaana era yalaba ng’ensi yonna efuuse olusuku lwa Katonda, ng’abantu bonna basinza Yakuwa nga bali bumu era nga bali mu mirembe.

EBY’OKUYIGA

  • Bwe tukola omulimu Yakuwa gw’atuwadde kimuweesa ekitiibwa

  • Weeweeyo eri Yakuwa era okirage nti oyagala okufugibwa Obwakabaka bwe

  • Yakuwa mufuule Mukwano gwo asingayo

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza