LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • lfb lup. 160-161
  • Ennyanjula yʼEkitundu 11

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ennyanjula yʼEkitundu 11
  • Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Laba Ebirala
  • Ennyanjula yʼEkitundu 13
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Ennyanjula yʼEkitundu 4
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Yesu Kristo y’Ani?
    Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • Ennyanjula yʼEkitundu 12
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
Laba Ebirara
Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
lfb lup. 160-161
Yusufu ng’atendeka Yesu okubaggya, nga Maliyamu n’abamu ku baganda ba Yesu nga bali kumpi awo

Ennyanjula yʼEkitundu 11

Ekitundu kino kyanjula Ebyawandiikibwa eby’Oluyonaani. Yesu yazaalibwa mu maka maavu, era baali babeera mu kabuga ka Isirayiri akatono. Kitaawe yali mubazzi era Yesu yakolanga naye. Yesu ye yali agenda okununula abantu. Yakuwa yalonda Yesu okuba Kabaka w’Obwakabaka obw’omu ggulu. Bw’oba ng’oli muzadde, yamba omwana wo okulaba engeri Yakuwa gye yayolekamu amagezi ng’alonda amaka Yesu mwe yandizaaliddwa n’embeera mwe yandikulidde. Muyambe okulaba engeri Yakuwa gye yakuumamu Yesu n’atattibwa Kerode, n’obukakafu obulaga nti tewali kisobola okulemesa Yakuwa kutuukiriza kigendererwa kye. Mulabe engeri Yakuwa gye yakwasaamu Yokaana obuvunaanyizibwa obw’okuteekerateekera Yesu ekkubo. Era mulabe engeri Yesu gye yakiraga okuviira ddala mu buto nti yali ayagala nnyo okukolera ku magezi agava eri Yakuwa.

EBY’OKUYIGA

  • Bulijjo wagiranga enteekateeka ya Yakuwa

  • Yesu, Omwana wa Katonda ow’amaanyi, yakkiriza okuzaalibwa ku nsi ng’omuntu

  • Yokaana Omubatiza yayamba abantu okwetegekera okujja kwa Masiya

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza