LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • lfb lup. 58-59
  • Ennyanjula yʼEkitundu 5

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ennyanjula yʼEkitundu 5
  • Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Laba Ebirala
  • Ennyanjula yʼEkitundu 11
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Ennyanjula yʼEkitundu 4
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Beeyama eri Yakuwa
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Weema Entukuvu
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
Laba Ebirara
Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
lfb lup. 58-59
Abayisirayiri nga balonda emmaanu

Ennyanjula yʼEkitundu 5

Nga wayise emyezi ebiri oluvannyuma lw’Abayisirayiri okuyita mu Nnyanja Emmyufu, baatuuka ku Lusozi Sinaayi. Nga bali okumpi n’olusozi olwo, Yakuwa yakola nabo endagaano okuba eggwanga lye eddonde. Yabakuuma era n’abawa buli kimu kye baali beetaaga, omwali emmaanu ey’okulya, engoye ezitaakaddiwa, n’aw’okusula. Bw’oba oli muzadde, yamba omwana wo okumanya ensonga lwaki Yakuwa yawa Abayisirayiri Amateeka, lwaki yabalagira okukola weema, era lwaki yassaawo bakabona. Muyambe okukiraba nti kikulu nnyo okutuukiriza bye tuba tweyamye, okubeera abeetoowaze, n’okubeera abeesigwa eri Yakuwa.

EBY’OKUYIGA

  • Bw’obaako kye weeyamye eri Yakuwa fuba okukituukiriza

  • Amalala, okwerowoozaako ffekka, n’obujeemu, bivaamu emitawaana

  • Yakuwa yagumiikiriza Abayisirayiri era yabalabirira wadde ng’oluusi baamujeemeranga

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza