LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 61
  • Oyagala Mbeere Muntu wa Ngeri Ki?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Oyagala Mbeere Muntu wa Ngeri Ki?
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Oyagala Mbeere Muntu wa Ngeri Ki?
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Yakuwa Akugamba: ‘Ba wa Magezi, Mwana Wange’
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okuweereza Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Yakuwa Agamba: ‘Ba wa Magezi, Mwana Wange’
    Muyimbire Yakuwa
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 61

Oluyimba 61

Oyagala Mbeere Muntu wa Ngeri Ki?

Mu Kyapa

(2 Peetero 3:11)

1. Kirabo ki kye mba nkuwa Yakuwa,

Okukwebaza ggwe, ’kumpa obulamu?

Kati nneeraba kye ndi lwa kigambo kyo;

Nnyamba nneeyongere okwekebera nze.

Obulamu bwange nnabukukwasa,

Byonna bye nkola, si kutuusa luwalo.

N’omutima gwange gwonna mpeereza;

Ka mbe mw’abo abakusanyusa.

2. Nnyamba okulaba n’okutegeera

Muntu wa ngeri ki gw’oyagala mbeere.

Bamuwendo nnyo abakunywererako;

Ka mbeerenga mw’abo abakusanyusa.

(Era laba Zab. 18:25; 116:12; 119:37; Nge. 11:20.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza