LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 109
  • Tendereza Omwana wa Yakuwa!

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Tendereza Omwana wa Yakuwa!
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Tendereza Omwana wa Yakuwa Omubereberye!
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Mutende Yakuwa olw’Obwakabaka Bwe
    Muyimbire Yakuwa
  • Ebibuuzo Ebiva mu Basomi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
  • Okutendereza Kabaka w’Ensi Omuggya
    Muyimbire Yakuwa
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 109

Oluyimba 109

Tendereza Omwana wa Yakuwa!

Mu Kyapa

(Abebbulaniya 1:6)

1. Tendereza Yesu,

Omwana wa Yakuwa.

Ye kabaka kaakano.

Afuga na bwenkanya.

Wa kitiibwa, wa ttendo;

Wa kugulumiza,

Erinnya lya Yakuwa,

Kuba alyagala.

(CHORUS)

Tendereza Yesu

Omwana wa Katonda.

Yatikkirwa mu ggulu,

Era kati afuga!

2. Tendereza Yesu,

Oyo ’yatufiirira

Tubeere abalamu.

Twasaasirwa Katonda.

Omugole wa Kristo

Ayambadde ’byeru;

Ayonjereddwa bbaawe.

’Mbaga ya mu ggulu.

(CHORUS)

Tendereza Yesu

Omwana wa Katonda.

Yatikkirwa mu ggulu,

Era kati afuga!

(Era laba Zab.2:6; 45:3, 4; Kub. 19:8.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza