LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 36
  • ‘Katonda ky’Agasse Awamu’

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • ‘Katonda ky’Agasse Awamu’
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • “Katonda Ky’Agasse Awamu”
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Obulamu Obutaggwaawo Butuuse!
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Obulamu Obutaggwaawo Bwasuubizibwa
    Muyimbire Yakuwa
  • Obulamu Obutaggwaawo—Butuuse!
    Muyimbire Yakuwa
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 36

Oluyimba 36

‘Katonda ky’Agasse Awamu’

Mu Kyapa

(Matayo 19:5, 6)

1. Bagattiddwa wamu

Era balayidde.

Mu maaso ga Katonda,

Ne mu maaso gaffe.

Omwami alayidde

’Kwagal’o mukyala.

(CHORUS)

Yee, ‘Katonda ky’agasse

Tekyawulwangamu.’

2. Basomye ’Kigambo

Kya Katonda bombi,

Bamanye by’ayagala,

Byonna nga bwe biri.

’Mukyala alayidde

Okwagalanga bba.

(CHORUS)

Yee, ‘Katonda ky’agasse

Tekyawulwangamu.’

(Era laba Lub. 2:24; Mub. 4:12; Bef. 5:22-33.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza