LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 5
  • Kristo, Ekyokulabirako Kyaffe

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Kristo, Ekyokulabirako Kyaffe
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu
    Muyimbire Yakuwa
  • Obulamu bwa Payoniya
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Obulamu bwa Payoniya
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Okusaba kw’Omuweereza wa Katonda
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 5

Oluyimba 5

Kristo, Ekyokulabirako Kyaffe

Mu Kyapa

(Abaruumi 5:8)

1. Mazima Katonda

Waffe wa kwagala,

Yawaayo ’Mwana we ku lw’abantu.

Kristo n’aba mmere,

Ffenna tuliisibwe,

Tulyoke tufune obulamu.

2. Yatuyigiriza,

Ffe okusabanga,

Linnya Yakuwa litukuzibwe.

Era tusabenga

’Bwakabaka bujje.

N’emmere ya leero tugisabe.

3. Amazima gonna

Yagayigiriza

N’abudaabuda nnyo endiga ze.

Ka tusige ’nsigo

Ez’Obwakabaka.

Tujja kufuna essanyu lingi.

(Era laba Mat. 6:9-11; Yok. 3:16; 6:31-51; Bef. 5:2.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza