LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 34
  • Okutuukana n’Erinnya Lyaffe

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okutuukana n’Erinnya Lyaffe
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Okutuukana n’Erinnya Lyaffe
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okufuba Kwaffe Okwoleka Okwagala
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okufuba Kwaffe Okwoleka Okwagala
    Muyimbire Yakuwa
  • “Mulegeeko Mulabe nti Yakuwa Mulungi”
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 34

Oluyimba 34

Okutuukana n’Erinnya Lyaffe

Mu Kyapa

(Isaaya 43:10-12)

1. Ai Yakuwa, muyinza wa byonna,

Ow’obwenkanya, ow’okwagala,

Ggwe wa mazima era wa magezi,

Ggwe Mufuzi waggulu mu ggulu.

Tuli basanyufu ffe ng’abantu bo.

Tubuulira Obwakabaka bwo.

(CHORUS)

Ng’Abajulirwa bo, tuli n’enkizo;

Tutuukanenga n’erinnya lyaffe!

2. ’Kukolera ’wamu mu buweereza,

Kinyweza nnyo okwagala kwaffe.

’Kumanyisa ’mazima n’ettendo lyo;

Kituleetera essanyu lingi.

Kitaffe, tuyitibwa erinnya lyo,

Tulina ’kuliweesa kitiibwa.

(CHORUS)

Ng’Abajulirwa bo, tuli n’enkizo;

Tutuukanenga n’erinnya lyaffe!

(Era laba Ma. 32:4; Zab. 43:3; Dan. 2:20, 21.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza