LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Okubala 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Ba kusiisira mu bibinja bya bika bisatu bisatu (1-34)

        • Ekibinja kya Yuda kisiisira ku ludda olw’ebuvanjuba (3-9)

        • Ekibinja kya Lewubeeni kisiisira ku ludda olw’ebukiikaddyo (10-16)

        • Abaleevi basiisira mu makkati (17)

        • Ekibinja kya Efulayimu kisiisira ku luuyi olw’ebugwanjuba (18-24)

        • Ekibinja kya Ddaani kisiisira ku luuyi olw’ebukiikakkono (25-31)

        • Omuwendo gw’abasajja bonna abaabalibwa (32-34)

Okubala 2:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:52

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 29

Okubala 2:3

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “ng’eggye lyabwe bwe liri.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 7:12; 10:14; Lus 4:20; Mat 1:4

Okubala 2:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:27

Okubala 2:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 7:11, 18; 10:15

Okubala 2:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:29

Okubala 2:7

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 7:11, 24; 10:16

Okubala 2:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:31

Okubala 2:9

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 10:14

Okubala 2:10

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “ng’eggye lyabwe bwe liri.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:20
  • +Kbl 7:11, 30; 10:18

Okubala 2:11

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:21

Okubala 2:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 7:11, 36; 10:19

Okubala 2:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:23

Okubala 2:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 7:11, 42; 10:20

Okubala 2:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:25

Okubala 2:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 10:18

Okubala 2:17

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:51
  • +1Ko 14:33, 40

Okubala 2:18

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “ng’eggye lyabwe bwe liri.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 7:11, 48; 10:22

Okubala 2:19

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:33

Okubala 2:20

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 48:20
  • +Kbl 7:11, 54; 10:23

Okubala 2:21

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:35

Okubala 2:22

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 7:11, 60; 10:24

Okubala 2:23

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:37

Okubala 2:24

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 10:22

Okubala 2:25

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “ng’eggye lyabwe bwe liri.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 7:11, 66; 10:25

Okubala 2:26

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:39

Okubala 2:27

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 7:11, 72; 10:26

Okubala 2:28

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:41

Okubala 2:29

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 7:11, 78; 10:27

Okubala 2:30

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:43

Okubala 2:31

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 10:25

Okubala 2:32

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 15:5; Kuv 38:26; Kbl 1:46; 14:29; 26:51, 64

Okubala 2:33

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 1:47; 26:62, 63
  • +Kbl 3:15

Okubala 2:34

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 2:2
  • +Kbl 10:28

Ebirala

Kubal. 2:2Kbl 1:52
Kubal. 2:3Kbl 7:12; 10:14; Lus 4:20; Mat 1:4
Kubal. 2:4Kbl 1:27
Kubal. 2:5Kbl 7:11, 18; 10:15
Kubal. 2:6Kbl 1:29
Kubal. 2:7Kbl 7:11, 24; 10:16
Kubal. 2:8Kbl 1:31
Kubal. 2:9Kbl 10:14
Kubal. 2:10Kbl 1:20
Kubal. 2:10Kbl 7:11, 30; 10:18
Kubal. 2:11Kbl 1:21
Kubal. 2:12Kbl 7:11, 36; 10:19
Kubal. 2:13Kbl 1:23
Kubal. 2:14Kbl 7:11, 42; 10:20
Kubal. 2:15Kbl 1:25
Kubal. 2:16Kbl 10:18
Kubal. 2:17Kbl 1:51
Kubal. 2:171Ko 14:33, 40
Kubal. 2:18Kbl 7:11, 48; 10:22
Kubal. 2:19Kbl 1:33
Kubal. 2:20Lub 48:20
Kubal. 2:20Kbl 7:11, 54; 10:23
Kubal. 2:21Kbl 1:35
Kubal. 2:22Kbl 7:11, 60; 10:24
Kubal. 2:23Kbl 1:37
Kubal. 2:24Kbl 10:22
Kubal. 2:25Kbl 7:11, 66; 10:25
Kubal. 2:26Kbl 1:39
Kubal. 2:27Kbl 7:11, 72; 10:26
Kubal. 2:28Kbl 1:41
Kubal. 2:29Kbl 7:11, 78; 10:27
Kubal. 2:30Kbl 1:43
Kubal. 2:31Kbl 10:25
Kubal. 2:32Lub 15:5; Kuv 38:26; Kbl 1:46; 14:29; 26:51, 64
Kubal. 2:33Kbl 1:47; 26:62, 63
Kubal. 2:33Kbl 3:15
Kubal. 2:34Kbl 2:2
Kubal. 2:34Kbl 10:28
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubala 2:1-34

Okubala

2 Awo Yakuwa n’ayogera ne Musa ne Alooni n’abagamba nti: 2 “Abayisirayiri bajja kusiisira ebibinja byabwe eby’ebika ebisatu+ we byaweebwa okubeera, buli muntu ng’ali kumpi n’akabonero k’ennyumba ya bakitaabe. Bajja kusiisira ku njuyi zonna eza weema ey’okusisinkaniramu nga batunudde gy’eri.

3 “Abo abanaasiisira ku luuyi olw’ebuvanjuba bajja kuba ab’ekibinja eky’ebika ebisatu eky’olusiisira lwa Yuda, ng’ebibinja byabwe bwe biri.* Omwami w’abaana ba Yuda ye Nakusoni+ mutabani wa Amminadaabu. 4 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 74,600.+ 5 Abanaasiisira okumuliraana bajja kuba ab’ekika kya Isakaali, era omwami w’abaana ba Isakaali ye Nesaneeri+ mutabani wa Zuwaali. 6 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa bali 54,400.+ 7 Ekika kya Zebbulooni kye kijja okuddako, era omwami w’abaana ba Zebbulooni ye Eriyaabu+ mutabani wa Keroni. 8 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 57,400.+

9 “Abo bonna abaawandiikibwa mu ggye ly’olusiisira lwa Yuda baali 186,400. Bano be banaasookanga okusimbula.+

10 “Abo abanaabeera ku luuyi olw’ebukiikaddyo bajja kuba ab’ekibinja ky’ebika ebisatu eky’olusiisira lwa Lewubeeni+ ng’ebibinja byabwe bwe biri.* Omwami w’abaana ba Lewubeeni ye Erizuuli+ mutabani wa Sedewuli. 11 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 46,500.+ 12 Abanaasiisira okumuliraana bajja kuba ab’ekika kya Simiyoni, era omwami w’abaana ba Simiyoni ye Serumiyeeri+ mutabani wa Zulisadaayi. 13 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 59,300.+ 14 Ekika kya Gaadi kye kijja okuddako, era omwami w’abaana ba Gaadi ye Eriyasaafu+ mutabani wa Leweri. 15 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 45,650.+

16 “Abo bonna abaawandiikibwa mu ggye ly’olusiisira lwa Lewubeeni baali 151,450. Bano be banaabanga ab’okubiri okusimbula.+

17 “Weema ey’okusisinkaniramu bw’eneebanga eggibwa mu kifo,+ olusiisira lw’Abaleevi lujja kubeeranga wakati w’ensiisira endala.

“Bajja kutambulanga nga bwe baddiriŋŋana mu kusiisira,+ buli omu mu kifo kye, ng’ebibinja byabwe eby’ebika ebisatu ebisatu bwe biri.

18 “Abo abanaabeera ku luuyi olw’ebugwanjuba bajja kuba ab’ekibinja eky’ebika ebisatu eky’olusiisira lwa Efulayimu ng’ebibinja byabwe bwe biri.* Omwami w’abaana ba Efulayimu ye Erisaama+ mutabani wa Ammikudi. 19 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 40,500.+ 20 Abo abanaasiisira okumuliraana bajja kuba ab’ekika kya Manase,+ era omwami w’abaana ba Manase ye Gamalyeri+ mutabani wa Pedazuuli. 21 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 32,200.+ 22 Ekika kya Benyamini kye kijja okuddako, era omwami w’abaana ba Benyamini ye Abidaani+ mutabani wa Gidiyooni. 23 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 35,400.+

24 “Abo bonna abaawandiikibwa mu bibinja by’eggye ly’olusiisira lwa Efulayimu baali 108,100. Bano be banaabanga ab’okusatu okusimbula.+

25 “Abo abanaabeera ku luuyi olw’ebukiikakkono bajja kuba ab’ekibinja ky’ebika ebisatu eky’olusiisira lwa Ddaani ng’ebibinja byabwe bwe biri.* Omwami w’abaana ba Ddaani ye Akiyezeeri+ mutabani wa Amisadaayi. 26 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 62,700.+ 27 Abo abanaasiisira okumuliraana bajja kuba ab’ekika kya Aseri, era omwami w’abaana ba Aseri ye Pagiyeeri+ mutabani wa Okulaani. 28 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 41,500.+ 29 Ekika kya Nafutaali kye kijja okuddako, era omwami w’abaana ba Nafutaali ye Akira+ mutabani wa Enani. 30 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 53,400.+

31 “Abo bonna abaawandiikibwa mu lusiisira lwa Ddaani baali 157,600. Bano be banaasembangayo okusimbula+ ku bibinja bya Isirayiri eby’ebika ebisatu ebisatu.”

32 Abo be Bayisirayiri abaawandiikibwa okusinziira ku nnyumba za bakitaabwe; abo bonna abaali mu nsiisira abaawandiikibwa okuweereza mu magye baali 603,550.+ 33 Naye bo Abaleevi tebaawandiikibwa+ wamu n’Abayisirayiri abalala,+ nga Yakuwa bwe yalagira Musa. 34 Abayisirayiri baakola byonna Yakuwa bye yalagira Musa. Bwe batyo bwe baasiisiranga okusinziira ku bibinja byabwe eby’ebika ebisatu ebisatu,+ era bwe batyo bwe baasitulanga okugenda,+ buli omu okusinziira ku luggya lwe era ng’ennyumba za bakitaabwe bwe zaali.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza