Obugambo Obuli Wansi
b Wadde nga bamanyi nti obufuzi bw’abantu butera okweyisa ng’ensolo, Abakristaayo ab’amazima ‘bawulira abafuzi abafuga’ nga Baibuli bw’eragira. (Abaruumi 13:1) Kyokka, abafuzi abo bwe babalagira okweyisa mu ngeri emenya amateeka ga Katonda, ‘bawulira Katonda okusinga abantu.’—Ebikolwa 5:29.